JENGAMTOTO

 

Unicef launches Generation Unlimited education for young people partnership:

October 3, 2018

Written by John Musinguzi

 

The United Nations Children’s Fund (Unicef) on September 24 launched Generation Unlimited, a global educational and training partnership, at the United Nations headquarters in New York, USA.

 

This programme “dedicated to increasing opportunities and investments for children and young people aged 10 to 24,” will see Unicef partnering various companions, in an effort to help young people transition from adolescence to maturity with ease.

With tagline ‘Co-creating solutions with and for young people’, Generation Unlimited is part of efforts to accelerate the implementation of the United Nation’s 2030 Agenda for Sustainable Development. It aims to involve and respond to the specific needs of young people, as well as promote and support young people’s role as critical agents of change.

 

A statement by Unicef’s headquarter in New York dated September 21 and titled ‘World leaders unite under new initiative to provide quality education and training for young people’, said Generation Unlimited “will tackle the global education and training crisis currently holding back millions of young people and threatening progress and stability”.

It promises getting “every young person into quality education, training or employment by 2030”.

As part of the United Nations Secretary-General’s Youth 2030 Strategy, Generation Unlimited will complement and build on existing programmes that support adolescents and young people. Its three key areas of emphasis will be: secondary-age education; skills for learning, employability and decent work; and empowerment.

Generation Unlimited’s website, www.genunlimited.org/, states that the first round of multi-stakeholder co-creation, led by a wide range of external experts, has already yielded 20 initiatives that have the potential to deliver sustained results, and which are currently being considered for support by Generation Unlimited.

It also mentions a set of ‘promising transformative ideas’ that will harness the power of new trends like digitalization, globalization, technology and demographics.

These ideas will harness emerging industries in the green and care economies, as well as the growing body of data, knowledge and experience to address barriers that are obstructing progress for young people.

Many of these trends are at critical turning points that could help leapfrog solutions ahead of the curve and dramatically improve the effectiveness of scalable solutions.

LEADERSHIP

At the launch, Unicef executive director Henrietta Fore said: “The change in demographics the world is experiencing, coupled with fast-moving technological advances, presents a critical moment in history.

If we act wisely and urgently, we can create a skilled cohort of young people better prepared to create sustainable economies and peaceful and prosperous societies. Young people may represent 25 per cent of the global population, but they account for 100 per cent of the future. We cannot afford to fail them.”

Generation Unlimited boasts a wide range of partners – governments, the private sector, academia, international and civil society organizations, as well as young people themselves – to co-create, fund and scale up innovative solutions to expand opportunities for the world’s young people.

Besides a large board, Generation Unlimited also boasts a nine-member leaders group and a four-member champions group. The first meeting of the global board for the partnership was held in July last year.

jmusinguzi@observer.ug

 

 
 Ebikujjuko by’okujaguza olunaku lw’abaliko obulemu mu ggwanga olukuzibwa buli December 3 mu nsi yonna bibaddewo e Uganda, Kampala, Ntinda zone 9.
 
4 December, 2022
 
By Fatuma Nalubega, New vision journalist.
 
Ssentebe Kanyike ng'ayogerako eri abazadde obutasuulirira baana balina obulema ku bwongo.
 

ABAZADDE  b'abaana abaazaaalibwa n'obulemu ku bwongo basabiddwa okukomya okukuumira abaana baabwe ab'ekikula kino mu mayumba kubanga nabo babeera bantu.

Basabiddwa okubatwaala mu bantu abalina obumanyirivu ku kulabirira abaana ab'ekika bwe kiti kibasobozese okufuuka abantu ab'omugaso gye buggya.
 

Nambi ng'ayogerako eri abazadde n'abaana.

 

Kasirye yategeezezza nti  nga omukulembeze w’ekitundu afuna nnyo emisango egiroopebwa ku ofiisi ye nga gyekuusa ku basajja abasuulawo obuvunaanyizibwa bwabwe olw’okuzaala abaana abali mu kikula nga kino.

Abazadde balaze okusoomoozebwa kwe bayitamu okuli abaami baabwe okwegaana abaana ab’ekikula nga kino ne kibaviirako okubakuumira mu Mayumba kubanga bafuuka ekisekererwa olw'embeera gye balimu.

Bano nga bali Wamu n'ekitongole ki Dona Centre home for Autism beetabye mu kukumba okwetooloola Ntinda nga bali wamu n'abazadde  n'abaana baabwe abaliko obulemu ku bwongo n'ekigendererwa eky’okwongera okumanyisa abantu ku kirwadde kino kubanga abantu bangi bwe bazaala abaana bwe bati beesulirayo gwa nnagamba ku bulwadde buno.

Bano mu ngeri y’emu bawanjanidde gavumenti okuvaayo ebakwatizeeko n'ebyetaago by'abaana bano basobole okukulira mu bulamu obweyagaza.

 

Dorothy Bambi, akulira ekitongole ki Dona Centre home for Autism.

Yategeezezza nti abaana abasoba mu 700 mu ggwanga Uganda batawaanyizibwa ekirwadde kino era bw’atyo n'asaba abazadde naddala abaami okukomya okwegaana abaana bano olw'ekikula kyabwe kubanga nabo babeera baana nga abalala.

Ono yayongeddeko n’akubiriza abazadde abalina abaana nga bano okubatwala eri ebitongole n'abantu ssekinnoomu abalina obukugu mu kulabirira abaana abaliko obulemu bw’obwongo.

Rosette Nakamya omu ku bamaama alina omwana alina obulemu ku bwongo yagambye nti abakyala bangi abalina abaana ab’ekikula bwe kityo ababasuula ng’ate beetaaga kubudaabudidwa okuva ew’omusawo ku butya bwe bayinza okulabiriramu abaana bano okukula obulungi.

Yasabye abasajja okukomyanga okwegaana abaana baabwe ne babasuulirira  kubanga nabo babeera baana.